215 – Ekisa Ekyewuunyisa

215. Ekisa Ekyewuunyisa ~ Marvelous Grace…

1 of 4 verses
(E)Kisa kya Yesu
kyewuunyisa,
Kisinga nnyo ekibi kyaffe;
Kyalagibwa ku musalaba,”
Omusaayi ggwe gye gwayiika

Chorus:
E-ki-sa-kye, kingi ddal(a)
Era kitukuza,
(kyewunyisa, Tekikoma)
E-ki-sa-kye; kisonyiya ekibi
kyaffe (kyewunyisa, Tekikoma)

2 of 4 verses
Ekibi n’okuggwam(u)
essuubi, Bitiisa nnyo emyoyo gyaffe
Ekisa ekitagambika, Kitulaga omusalaba

3 of 4 verses
Tetuyinza kukisa bbala;
Kik(i) ekiyinz(a)
okulyozaawo?
Laba ensulo ey’omusaayi
Oyinza okutukula leero

4 of 4 verses
Ekisa ekitenkanika ,
Kya bweere er(i) akkiriza;
Mwe abaagal(a) okumulaba;
Mwetag(a0 ekisakye olwa leero?

Back to top button