201 – Katonda Afaayo
201. Katonda Afaayo… ~ God Will Take Care of You…
1 of 4 verses
Ba n’essuubi mu mutima,
Katonda afaayo Akuwambatira leero,
Katonda afaayo
Chorus:
Katonda afaayo
Yonna, yonna, gy’onogenda;
Afaayo nnyo gy’oli—
Katonda afaayo. (afaayo)
2 of 4 verses
Mu bizibu byonn(a) eby’ensi
Katonda afaayo
Mu bintu byonn(a) eby’entiisa,
Katonda afaayo
3 of 4 verses
Byewetaaga (a)nabikuwa, Katonda afaayo
Addamu bonna abasaba,
Katonda afaayo
4 of 4 verses
Mu bikemo eby’entiisa,
Katonda afaayo
Wesige ye yekka totya
Katonda afaayo