198 – Waliwo Omusayi Ogw’amaanyi

198. Waliwo Omusaayi Ogw’ammayi ~ There’s Power in The Blood

1 of 3 verses
Oyagal(a) osonyiyibw(e) ebibi?
Mu musaayi gwe,”
Mwonaazibwa;
Oyagal(a) owangule ekibi?
Omusaayi gwe gumala.

Chorus:
Waliw(o) omusaay(i) ogw‘amaanyi,
Oguva mu Yesu
Waliw(o) omusaay(i) ogw‘amaanyi,
Gwa muwendo mungi nnyo

2 of 5 verses
Oyagal(a) ove mu by’amalala?
Mu musaayi gwe,
Mwonaazibwa;
Genda ku musalab(a) onaazibwe,
Omusaayi gwe gumala

3 of 3 verses
Oyagal(a) owereze Mukama?
Mu musaayi ggwe, Mwonaazibwa;
Oyimbe nga bw’otenda Mukama?
Omusaayi gwe gumala

Exit mobile version