190 – Tubatize Bugyya
S.D.A Hymnal 258
190. Tubatize Buggya… ~ Baptize Us Anew…
1 of 4 verses
Tufukeeko (o)mwoyo
(o)mutukuvu; ajje
ku ffe leero atuzze buggya.
Chorus:
Tukusaba, Yesu,
(E)mitima gyaffe;
Ogizze Obugyya—
Olw’ekisa kyo
2 of 4 verses
Ffe abalin(a) ebibi,
tunaaze; tufuuke
abantu abaggya leero
3 of 4 verses
Jjangu Omwoyo omutukuvu
Kka ku ffe bwe wakka ku Mukama
4 of 4 verses
Ka tuwulire eddobozi lye,
ggwe mwana wange gwe
njagala ennyo.
Unison
Tukwebaza Ggwe, Omwana ggwe endiga
Leero tubatize Buggya”
Amiina!