187 – Tetulyawukana

187. Bwe Tuba Ku Nsi Ne Bannaffee.… ~ With Friends On Earth…

1 of 3 verses
Bwe tuba kunsi ne bannaffe
(E)kiseera, kitono,
Tuba nennaku nyingi nnyo,
ffe Nga tubasibula.

Chorus:
1 of 3 verses
Tewali kufa muggulu,
Teri kwawukana;
Mu nsi eyo ey’esanyusa,
Tetulyawukana.

2 of 3 verses
Essubi eryo nga ddungi
nnyo nga tubasibula;
Bwe tujjukira essubi nti,
tunabanga nabo.

3 of 3 verses
Tewaliba kusiibula,
mumaka gaffe ago;
Naye liriba ssaanyu lyokka,
emirembe gyonna.

Back to top button