183 – Essanyu N’eddembe
183. Essanyu N’eddembe Tulifuuna.… ~ Sweet By and By…
1 of 3 verses
Essanyu neddembe tuli funa,
Essanyu neddembe tuli funa,
Essanyu neddembe tuli funa,”
Yesu bw’alikomawo.
Chorus:
Ng’azz(e) atutwal(e) eka,
Abaagalwa be fenna;
Tuliba mu ssanyu Yesu ng’azze,
Okututwala eka
2 of 3 verses
Teriba maziga munsi eyo,
Teriba maziga munsi eyo,
Teriba maziga munsi eyo,”
Yesu bw’alikomawo;
3 of 3 verses
Tuliyimba nnyimba za kusuuta,
Tuliyimba nnyimba za kusuuta,
Tuliyimba nnyimba za kusuuta,
Yesu bw’alikomawo