18 – Omulokozi Omusumba

Church Hymnal 394

18. Omulokozi Omusumba Waffe… ~ Saviour, Like A Shepherd…

1 of 3 verses

(O)mulokozi ng’omusu-mba;Beera naffe bulijo,
(O)tuliisize mu ddundi-ro- lyo,
Lye watukolera ffe;
Omusumba omwagalwa,
Watugula ffe babo,
Omusumba omwagalwa,
Watugula ffe babo.

2 of 3 verses

Abaana bo otuya-mbe-,
Tulungamye mu kkubo,
Ekisibo kyo tukuu-me,bwe tubula tunoonye;
Omusumba omwagalwa,
Otuwulire mangu,
Omusumba omwagalwa,
Otuwulire mangu.

3 of 3 verses

Ajja gy’oli, bwe waga-mba;Tomugobera bweru,
Olw’ekisa kyo tuwo-nye;Otunaaze mu bubi;
Omusumba omwagalwa,
Tukyuse tudde gy’oli,
Omusumba omwagalwa,
Tukyuse tudde gy’oli.

 

Exit mobile version