S.D.A Hymnal 604
173. Tetumanyi Ssaawa… ~ We Know Not the Hour…
1 of 3 verses
Tetumanyi ssaawa ya kuda kwa Yesu;
Naye (o)bubonero bunlaga etuuse!
Yes(u) akomewo, nga
bweyatusubiza- Tetumanyi ssaawa
Chorus:
Alijja – tutunule twetegeke:
Alijja- aleruya Yesu ajja!
Alijja mu bire, mu kitiibw(a)
Eky’egguluTetumanyi ssaawa
2 of 3 verses
Ffe abaana be yatuwa omusana Omusana ogwo guli mu kigambo;
Obunabbi butulaga ali kumpi –
Tetumanyi ssaawa.
3 of 3 verses
Ka tutunule twasenga ettabaaza,
Ka tukole nga tulinda okujja kwe;
Tulisanyuka, tuyimbe
olw’essanyuTetumanyi Ssaawa