168 – Nga Bayita Amanya Gaffe
S.D.A Hymnal 216
168. Nga Bayita Amannya Gaffe.… ~ When the Trumpet of the Lord…
1 of 3 verses
Bwe bafuw(a)
e’ngombe
ya Yesu ng’ajjira
ku bire,
Ku lunaku olwo
(O)lwe’kital(o) ennyo;
Abatukuvu abali mu nsi
bwe baku’ngana,
nga bayita
(a) mannya,
nange ndibaawo.
Chorus:
Nga bayi-ta
(a)mannya gaffe,
Nga bayi-ta
(a)mannya gaffe,
Nga bayi-ta
(a)mannya gaffe,
Nga bayi-ta
(a)mannya
nange ndibaawo
2 of 3 verses
Tuliraba abafu
mu Kristo nga
bazukira,
Baliweebw(a)
ekitiibwa
kya Katonda;
Abalonde be bwe
balikungaanira mu
ggulu
Nga bayita(a)mannya,
nange ndibaawo.
3 of 3 verses
Katukolere Mukama
buli kiseera kyonna
Ka tubuulire abantu
ku Yesu:
(O)Mulimu gwe nga
guwedde nga azze
okutunona, Nga
bayita (a)maanya
nange ndibaawo.