161 – Laya Eng’oma Tegeeza Wonna
S.D.A Hymnal 213
161. Laya E’ngoma, Tegeeza Wonna… ~ Lift Up the Trumpet…
1 of 5 verses
Laya e’ngoma tegeza wonna,
Yesu alijja mangu!
Musanyuke mmwe, abatambuze,
Yesu alijja mangu!
Chorus:
Akomawo, akomawo
Yes(u) akomawo nate!
2 of 5 verses
Bunya kino mu mawanga gonna,
Yesu alijja mangu!
Ajja kujja mu kitiibwa kingi
Yesu alijja mangu.
Chorus:
Akomawo, akomawo
Yes(u) akomawo nate!
3 of 5 verses
Yimusa edobbozi mu nsi zonna,
Yesu alijja mangu!
Entalo n’obusungu mu Bantu,
Yesu alijja mangu.
Chorus:
Akomawo, akomawo
Yes(u) akomawo nate!
4 of 5 verses
(A)magezi geyongedde mu bantu,
Yesu alijja mangu;
Enjala era n’ebikankano,
Yesu alijja mangu.
Chorus:
Akomawo, akomawo
Yes(u) akomawo nate!
5 of 5 verses
Enjiri ebuna mangu mu nsi,
Yesu alijja mangu;
Ebyo byonna
bitulaga ffe nti, Yesu ajja mangu
nnyo.
Chorus:
Akomawo, akomawo
Yes(u) akomawo nate!