159 – Kya Ssanyu Omutamubuze

159. Kya Ssanyu Omutambuze.… ~ How Sweet Are The Tidings…

1 of 4 verses
Kya ssanyu omutambuz(e)
Okuwulira Ng’ali ewala mu malungu,
Nti, Omununuzi anteera okujja,
Akutuuse mu nsi ensubize.

Chorus:
Alijja! Mmanyi -nti ajja—,
Akomawo ku nsi kuno.
Naffe aba–ana be–
abakooye nnyo,”
Tulifuga ne Yesu.

2 of 4 verses
Entana z’abantu baffe bonna
abaffa Ziribikkuka zonna lumu;
Abantu be bonna abeebaka
mu kufa, Balivaayo mu ntaana zaabwe”

3 of 4 verses
Tunabanga wamu fenna mu mirembe
Nga tuyimba n’essanyu lingi;
Abanunule be baliva wonna
Okusinza Kabaka Yesu.

4 of 4 verses
Wewawo, Aleruya nnyo!
Bwe tuba mu ye tulituka;
Tunyikire okutuusa Lw’alikomawo,
Tuwebwe engule z’obulamu

Back to top button