157. Kabaka Ali Ku Luggi.… ~ The Coming King…
1 of 4 verses
Kabaka ali ku luggi,
Eyafa ku lw(a) abononyi
Ajjide mu kitiibwa kye,
Atutwale eka
Chorus:
1 of 4 verses
Ku luggi, ku luggi
Yesu ali kumpi ku luggi
Yesu ajja, Tumulinde,
Ali kumpi ku Luggi
2 of 4 verses
(O)bubonero bw’okuddakwe,
Butukirira mangu nnyo;
Mangu nnyo tulimulaba”
Lw’alidda n’amaanyi
3 of 4 verses
Temunonya ssanyu lya nsi,
N’ekitiibwa n’emirembe.
Yesu yaggyawo ekibi,
tuwumule mu ye.
4 of 4 verses
Nga tutuuse mu nsi empya,
Abatukuvu be bonna,
Balitikkirwa engule”
Mu maaso ga Yesu.