153 – Kye Ndowooza Kyokka

153. Kye Ndowoza Kyokka.… ~ One Sweetly Solemn Thought…

1 of 3 verses
Kye ndowoza kyokka,
Ge maka mu ggulu,
Neyongedde okusembera
nateer(a) okutuka

Chorus:
Ndi kumpi n-’amaka gaffe,
Kumpi nnyo, ku-mpi nnyo leero
Nnaatera okutuuka

2 of 3 verses
Nsemberedd(e) ewaffe
Mu mayumba amangi
Eyo Yesu gy’afugira,
Ku nnya-nja ennungi

3 of 3 verses
Bwe ndituuka eyo,
Ndyetikkula byonna,
Ennaku ndi- gyerabira,
Ndyamba-la engule

Exit mobile version