151 – Annungamya Kinsanyusa

151. Annu’ngamya Kinsanyusa.… ~ He Leadeth Me…

1 of 4 verses
Annu’ngamya Kinsanyusa!
Kigambo Kimpa amaanyi!
Buli Kyenkola, Gyembeera,”
(O)mukono ggwe
Gu- nu-ng’amya

Chorus:
Annu’ngamya annu’ngamya,
(O)Mukono gwe
gunnunga’amya;
Ka mmwesige ngoberere,
Kubanga Ye annung’amya

2 of 4 verses
Bwe mbera mu nnaku nnyingi,
oba bwe mbeera mu ssanyu,
Mu ddembe oba mu kabi
(O)Mukono ggwe gunu ng’amya

3 of 4 verses
Nywez(a) omukono,
Sigenda kwemulugunya:
Mbeere mumativu wonna,
Kubanga Ggwe onnu’ngamya.

4 of 4 verses
Bwendimala omulimu,
Mukisa kyo nga mpangudde;
Okufa nze sirikutya, kubanga
Ggwe onung’amya

Exit mobile version