142 – Ompise Mukama

142. Ompise Mukama.… ~ I Hear Thy Welcome Voice…

1 of 4 verses
Mpulira oyita, Nze okujja” gy’oli;
Nnaazibwe n’omusaayi gwo- –
Ogwe gologoosa

Chorus:
Mukama Nzijja!
Nzijja kakaano!
Nnaaza, mu musaayi gwo—
Ogwe Gologoosa

2 of 4 verses
Wadde ndi munafu,
Onompa amaanyi
Onnonaaza n’onutukuza
Mbuleko ebbala

3 of 4 verses
Ampita ye Yesu, mbeer(e)”
omukkiriza;
Nfun(e) essuubi n’emirembe,”
Ku nsi ne mu ggulu

4 of 4 verses
(O)musaayi gwe gwa maanyi,
Ekisa kye kingi;
Tusuute kristo Mukama,
Ye ge maanyi gaffe!

Back to top button