141 – Wansi Wo Musalaba

141. Wansi w’Omusalaba we Nyimirira Nze.… ~ Beneath the Cross of Jesus…

1 of 4 verses
Wansi w’omusalaba
We nyimirira nze,
Guli ng(a) ekisikirize Ky’olwazi mu ddungu;”
Era guli nga (e)kisulo
Mu lukoola (o)lubi, Abatambuz(e) abanaku”
We bawummulira.

2 of 4 verses
We guli we mpummuza
Omugugu gwange,
Omusana nga gwaka nnyo,
Newogoma mu gwo;
Bwe ngufumitiriza ko, ndowooza nnyo
Yesu Eyafa ku (o)musalaba, Mufukamirira.

3 of 4 verses
Yesu, Omusana Omulala, sagala,
Amaaso go galabika
Gyendi nga enjuba;
Amadala agagenda Mu guulu ge gano:
Omusalaba gwo, Yesu, era gwe gwange nze

4 of 4 verses
(E)byekitaro bibiri,
Bye njatula leero:
(E)bibi byange (e)bingi era”
(O)kwagala kwo (o)kungi;
(O)musalaba gunsanyusa
Okusinga byonna, Ensi leka empiteko,
Ndabye ekitiibwa kyo!”

Exit mobile version