136 – Kwata Omukono Ggwange

136. Kwata Omukono Gwange.… ~ Hold Thou My Hand; So Weak am I…

1 of 3 verses

Kwat(a) omukono gwange, ndi munafu,
Siyinza ku tambula nzekka;
Naye Bw’onyweza siriko kye
nnaatya
Nawangula byonna ebintiisa

2 of 3 verses

(O)mulokozi,
Kwat(a) omukono gwange,
Onsembeze kumpi
N’omwoyo gwo;
Enzikiz(a) ekute,
Onjakire nze,
Nem(e) okukyamanga
Mu kkubo lyo eddungi.

3 of 3 verses

Kwat(a) omukono gwange,
Mu bulwadde
Nga nzirika
Nga natera okufa
Bw’obeeranange
Nafun(a) emirembe,
Natambulanga
N’essanyu lingi.

 

Back to top button