134 – Waayo Ekiseera

Church Hymnal 603

134. Waayo Ekiseera… ~ Take Time to be Holy…

1of 4 verses
Waayo ekiseera
eri Katonda
Nyumyanga ne Yesu
Mu Kigambo kye
Kwananga ababe
Yamb(a) abanafu
Nonyang(a) Omukisa
Gw’oyo bulijjo

2 of 4 verses

Waayo Ekiseera
Eri Katonda
Beeranga mu Kyama
Wamu ne Yesu
Olw’okumulaba
ofuuke nga ye
Ne mu mpiisa zo
Nga olaga Yesu

3 of 4 verses
Waayo ekiseera
Eri Katonda
Era linda ye
Akukulembere
Mu ssanyu mu
nnaku
Beeranga naye
Tunulira Yesu
N’ekigambo kye

4 of 4 verses
Waayo ekiseera
Eri Katonda
Obeere ne ddembe
Mu mutima gwo
Bw’okulemberwa
Omwoyo we yekka
Akusanyize
Okumuwereza

 

Back to top button