131. Ayi Yesu Amaaso Gange.… ~ Jesus, These Eyes Have Never Seen…
1 of 4 verses
Ayi Yesu amaaso gange
Tegakulaganga,
(E)kizikiza bwe kibikka,
Siraba maaso go.
2 of 4 verses
Sikulaba siwulira,
Ddoboozi lyo Yesu!
Nga obeera kumpi
Nange mu buliu kusaba.
3 of 4 verses
Ensi terinaayo kifo
Kya ssanyu nga ekyo;
Kifo we ndabaganira
Ne Yesu munange.
4 of 4 verses
Ng(a) ebirooto eby’essanyu
Ebijja mu tulo.
Embala ye ngirowooza,
Ne nfuna (o)kwesiima.