125. Kabaka We Ggulu.… ~ Come, Thou Almighty King…
1 of 3 verses
Kabaka we Ggulu,
Tutende erinnya lyo,
Tukusinze!
Ggwe omuwanguzi,
Nannyini kitiibwa,
Otufuge leero, Omutonzi!
2 of 3 verses
(O)mwoyo (O)mutukuvu,
Ggwe otuwolereze Ffenna leero!
Ggwe Ayinza byonna,
Fuga emitima,
Totuvangako Ggwe
Ow’amaanyi
3 of 3 verses
(O)mwana wa Katonda,
Okomewo mangu nnyo,
Beera naffe!
Tukole by’osiima,
By’oyagala byonna,
Emirembe gyonna,”
Tube babo.