124 – Okooye Nnyo

124. Okooye nnyo?.… ~ Are You Weary?…

1 of 4 verses
Okooye Nnyo Ozitawereddwa?
Tegeeza Yesu tegeeza Yesu;
Olin(a) ennaku Nnyingi ku mwoyo?
Genda eri Yesu totya

Chorus:
Tegeza Yesu tegeza Yesu
Ye mukwano gwo ddala
Tewali mulala amusinga,
Gend(a) eri Yesu totya

2 of 4 verses
Okulukus(a) amaziga mangi?
Tegeeza Yesu, teegeza
Yesu Olina ebib(i) ebitamanyiddwa
Genda eri Yesu totya

3 of 4 verses
Otidde nnyo olw’entiisa egya?
Tegeeza Yesu, tegeeza
Yesu Weralikiridde olw’okujja kwe,
Genda kakaano gy’ali

4 of 4 verses
Obang(a) oyagala emirembe,
Tegeeza yesu , Tegeeza yesu;
Olyoke osanyuke lw’alijja.
Genda kakano gy’ali.

Exit mobile version