119 – Yesu Angamba Nti
119. Yesu Ang’amba.… ~ I Hear The Saviour Say…
1 of 4 verses
Yesu a’ngamba nti,
Ggwe tolina maanyi;
Tunulanga osabe,
Nze nnaakuwanga byonna
Chorus:
Yansasulira
Ebbanja lyonna,
Nayonoonebw(a) ekibi,—
Ye nantukuza nze
2 of 4 verses
Amaanyi go gokka, Gegawony(a) ekibi
Gakyusa n’omutima, Omugumu
ng’ejjinja
3 of 4 verses
Sirina kalungi, Kasaanira kisa;
Kanjoze engoye zange,
Mu musaayi gwo Yesu.
4 of 4 verses
Bwe ndiyimirira
Mu maaso g’entebe;
Nditeeka engule yange, Ku bigere
byo Yesu