116 – Mukama Kino Kyensaba

116. Mukama Kino Kyensaba… ~ One Thing I Of The Lord

1 of 4 verses
Mukama kino kye nsaba,
Ebyonoono byange byonna
Obinaze n’amazzi go;
Ontukuze, Ontukuze.

Chorus:
Nnaaza munda ne kungulu,
Onnongoose n’omuliro
Ebibi byange biggwewo,
Ontukuze, ontukuze”

2 of 4 verses
Bw’ onompa okwolesebwa
Ononsanyusa omwoyo,
Nay (e) omutim(a) omulungi
Gwe negomba, gwe negomba.

3 of 4 verses
Bw’ ononnongos(a) omutima
Kye kirabo ekisinga,
Ne gufaanana ng’ogugwa,
Omutukuvu, omutukuvu.

4 of 4 verses
(E)Kkubo ebbi ka ndireke, Mu
birowoozo ebibi,
Naye mu kufuba kwange
Sisobola Kwetukuza..

Exit mobile version