106 – Waliwo Omwoyo Ogugamba
106. Waliwo Omwoyo Ogugamba.… ~ Almost Persuaded…
1 of 4 verses
Waliwo omwoy(o) ogugamba,
“Mbuze katono (o)kukkiriza”.
Naye ggwe omwononyi,
Leero togamba nti,
“Bwe ndifuna (e)bbanga,
ndikkiriza.”
2 of 4 verses
Toziba matu go, munnange;
(O)mwoyo w’ekisa bw’akuyita.
Yesu akuyita, ne bamalayika,
Omwana eyazawa, Okomewo!
3 of 4verses
Omukisa tosubwa nate,
Oba oli (a)wo toliddayo;
(O)kuwulira Mwoyo akuyita
ojje,
Ekiseera kijja, lw’anakoma.
4of 4 verses
Amakungula, Tegaalwewo;
Olunak(u) olw’entiisa lujja
Ssalawo tolemwa,
Ggwe tobuusabuusa;
Kkiriz(a) olwa leero,
Ng’akya…yita