S.D.A Hymnal 569
101. Yesu Akuyita Okugenda Gyali.… ~ Jesus is Tenderly calling Today…
1 of 4 verses
Yes(u) akuyita (o)kugenda gyali,
Akuyita, ojje leero!
Lwaki ova ku oy(o) akwagala,
nowa`nganguka bwotyo?
Chorus:
Akuyita, ojje leero!
Akuyita ojje leero, akuyita ojje leero
Yes(u) akuyita
N’okwagala kwe okungi.
Yesu akuyita n’ekisa ekingi, n’okwagala kwe
okungi
2 of 4 verses
Jjangu gyali ankuwumuza.
Akuyita ojje leero!
Mutwalire omugugu gwonna
Takugobe nakamu.
3 of 4 verses
Jjangu, Yesu akulindiridde
Genda gy`ali mangu tolwa
Twala ebibi byo byonna
gy`ali,
Genda mangu tolwawo.
4 of 4 verses
Akuyita n`okwagala kungi
owulire eddobozi!
Amukkiriza alisanyuka,
Dduka ogende gy`ali.