179 – Nga Tumaze Omulimu
S.D.A Hymnal 430
179. Nga Tumaze Omulimu .… ~ Joy By and By…
1 of 3 verses
Nga tumaz(e) ku nsi,
(A)Bakunguzi tuligenda
Awamu n’ebikungulwa,
Mu kibuga ekiggya
Chorus:
(E)ssanyu Eyo lubeerera,
(Essanyu Lubeerera)
(E)Ssanyu eritaliggwawo
(Essanyu teriggwaawo)
Olunaku lusembedde
Tuku’nganire eka.
2 of 3 verses
Tuliyimb(a) Ennyimb(a)
ez’essanyu
Nga tumwebaza Mukama,
Kristo Yesu nga Kabaka
Mu kibuga ekiggya.
3 of 3 verses
Essanyu lingi litulinze,
Mu nju ezakolwa zaabu
Yesu zeyateekateeka
Mu kibuga ekiggya.