207 – Okumpi Ne Katonda
207. Okumpi Ne Katonda… ~ There is a Place of Quiet Rest…
1 of 3 verses
Waliwo ekiwummulo-
(O)kumpi ne Katonda
Ekibi wekitatuuka-
(O)kumpi ne Katonda
Chorus:
1 of 3 verses
Yesu Omununuzi,
(O)kuv(a) ewa Katonda
Tunyweze ffe abalinze,
(O)kumpi ne Katonda
2 of 3 verses
Waliw(o) ekif(o) ekirungi-
(O)kumpi ne Katonda
Wetusisinkana Yesu-
(O)kumpi ne Katonda
3 of 3 verses
Tusumululirwa awo-
(O)kumpi ne Katonda
We wal(i) essanyu n’eddembe-
(O)kumpi ne Katonda