S.D.A Hymnal 229
4. Tusinza Nnyo Erinya Lye… ~ All Hail The Power of Jesus’ Name…
1 of 4 verses
Tusinza nnyo erinya lye
(O)mulokozi waffe;
Awamu n’abantu- bo-nna
Kabaka waffe Yesu;
Awamu n’abantu- bo-nna
Kabaka waffe Yesu;
2 of 4 verses
Abantu (a)baasonyiyibwa
olw’ekisa kye ye,
Mumufukaamiri-re-nga
Kabaka waffe Yesu;
Mumufukaamiri-re-nga ,
Kabaka waffe Yesu;
3 of 4 verses
Amawanga gonn(a) ag’ensi,
Mujje eri Yesu;
Tumuw(e),ekitiibwa-kyo-nna
Kabaka waffe Yesu;
Tumuw(e),ekitiibwa-kyo-nna
Kabaka waffe Yesu;
4 of 4 verses
(A)Wamu ne bamalayika, Ffe
tulimusinza
Okumweyanza bu-li-jjo,
Kabaka waffe Yesu;
Okumweyanza bu-li-jjo,
Kabaka waffe Yesu;